1 Chronicles 3:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Ananiya: Pelatiya, Yesaaya ne batabani ba Refaaya, n'aba Arunani, n'aba Obadiya, n'aba Sekaniya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Kananiya baali Peratiya ne Yesukaya, ne mutabani wa Yesukaya nga ye Lefaya, ne mutabani wa Lefaya nga ye Alunani, ne mutabani wa Alumani nga ye Obadiya, ne mutabani wa Obadiya nga ye Sekaniya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Kananiya: Peratiya ne Yesukaya. Yesukaya yazaala Lefaya, Lefaya n'azaala Alunani, Alunani n'azaala Obadiya, Obadiya n'azaala Sekaniya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Hananiya: Pelatiya ne Yesaaya. Yesaaya yazaala Refaaya, Refaaya n'azaala Arunaani, Arunaani n'azaala Obadiya, Obadiya n'azaala Sekaniya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Kananiya; Peratiya, ne Yesukaya: batabani ba Lefaya, batabani ba Alunani, batabani ba Obadiya, batabani ba Sekaniya.