1 Chronicles 3:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa Sekaniya: Semaaya. Batabani ba Semaaya: Kattusi, Yigali, Bariya, Newariya ne Safati; gwe mukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’olulyo lwa Sekaniya baali Semaaya mutabani we, ng’abazzukulu be ba Kattusi, ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati. Abazzukulu bonna awamu baali mukaaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sekaniya yasibukamu abaana ab'obulenzi mukaaga: mutabani we Semaaya, ne batabani ba Semaaya oyo: Kattusi ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sekaniya yasibukamu abaana ab'obulenzi mukaaga: mutabani we Semaaya, ne batabani ba Semaaya oyo: Hattusi ne Yiguyaali, ne Baariya, ne Neyariya, ne Saafati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Sekaniya; Semaaya: ne batabani ba Semaaya; Kattusi, ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati, mukaaga.