1 Chronicles 3:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Eliyowenayi: Odaviya, Eliyasibu, Pelaaya, Akkubu, Yokanani, Delaaya ne Anani; gwe musanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Eriwenayi baali Kodaviya, ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanaani, ne Deraya ne Anami, be baana musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Eriwenayi baali musanvu: Kodaviya ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanani, ne Deraya, ne Anani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Eliyowenayi baali musanvu: Hoodaviya, ne Eliyasibu, ne Pelaaya, ne Akkubu, ne Yohanaani, ne Delaaya, ne Anaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Eriwenayi; Kodaviya, ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanani, ne Deraya, ne Anani, musanvu.