1 Chronicles 3:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bano be baamuzaalirwa mu Yeruzaalemu: Simewa, Sobabu, Natani, ne Solomoni; be bana abazaalibwa Batuseba muwala wa Ammyeli;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era bano be baana be yazaalira eyo: Simeeyi, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani be yazaala mu Besusebba muwala wa Amiyeeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu Yerusaalemi yazalirayo abaana bana mu Basuseba muwala wa Ammiyeri be bano: Simeeya, Sobabu, Nasani ne Sulemaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be yazaalira e Yerusaalemu: Simeeya, Sobabu, Natani, ne Solomooni. Abana abo nnyaabwe yali Batisuwa muwala wa Ammiyeeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bano be baamuzaalirwa mu Yerusaalemi: Simeeya, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani, bana, abaana ba Basusuwa muwala wa Ammiyeri: