1 Chronicles 3:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano bonna be batabani ba Dawudi, nga totaddeeko baana b'abasebeyi be. Tamari ye yali mwannyinaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano bonna be baali batabani ba Dawudi, obutabala batabani be abalala aba bazaana be. Tamali ye yali mwannyinaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi era yalina abaana ab'obulenzi mu bakazi abalala; ne mwannyinaabwe Tamali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi era yalina abaana ab'obulenzi mu bakazi abalala, era n'omwana ow'obuwala Tamari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo bonna baali batabani ba Dawudi, obutassaako baana ba bazaana; era Tamali yali mwannyinnaabwe.