1 Chronicles 4:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kelubi muganda wa Suka yazaala Mekiri eyazaala Esutoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kerubu muganda wa Suwa, n’azaala Mekiri, ate nga kitaawe wa Esutoni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kerubu muganda wa Suwa n'azaala Mekiri, Mekiri n'azaala Esutoni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kelubu muganda wa Suuwa yazaala Mehiiri, Mehiiri n'azaala Esitooni, Esitooni
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kerubu muganda wa Suwa n'azaala Mekiri, eyali kitaawe wa Esutoni.