1 Chronicles 4:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Kalebu mutabani wa Yefunne: Yiru, Ela ne Naami. Mutabani wa Ela: Kenazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Kolebu mutabani wa Yefune baali Iru, ne Era ne Naamu. Ne Era n’azaala Kenazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Kalebu mutabani wa Yefune be bano: Iru, Era ne Kenazi; Era n'azaala Kenazi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be batabani ba Kalebu mutabani wa Yefunne: Yiru, Ela, ne Naamu. Ela yazaala Kenazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Kalebu mutabani wa Yefune; Iru, Era, ne Naamu: ne batabani ba Era; ne Kenazi.