1 Chronicles 4:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Reyaaya mutabani wa Sobali yazaala Yakati; Yakati yazaala Akumayi ne Lawadi. Aggo ge masiga g'Abazora.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leyaya mutabani wa Sobali n’azaala Yakasi, ne Yakasi n’azaala Akumayi ne Lakadi. Bano baali ba mu nnyumba ya Abazolasi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sobali n'azaala Leyaya; Leyaya n'azaala Yakasi; Yakasi n'azaala Akumayi ne Lakadi. Ezo ze nda omusibuka abatuuze be Zora.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sobali yazaala Reyaaya eyazaala Yahati, Yahati n'azaala Ahumaayi ne Lahadi abaasibukamu abatuuze b'e Zora.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Leyaya mutabani wa Sobali n'azaala Yakasi; Yakasi n'azaala Akumayi ne Lakadi. Ezo ze nda ez'Abazolaasi.