1 Chronicles 4:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Misuma: Kammweli mutabani we, Zakkuri mutabani we, ne Simeyi mutabani we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani wa Misuma yali Kammweri, eyazaala Zakkuli, nga ate jjajja wa Simeeyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano be batabani ba Misuma; Kammweri, Zakkuli ne Simeeyi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutabani wa Misuma: Hamweli eyazaala Zakkuri, Zakkuri n'azaala Simeeyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Misuma; Kammweri mutabani we, Zakkuli mutabani we, Simeeyi mutabani we.