1 Chronicles 4:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be batabani ba Etamu: Yezureeli, Yisuma ne Yidubasi; mwannyinaabwe yali ayitibwa Azzeleluponi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bano, be baali baganda ba Etamu, ne Yezuleeri, ne Isuma, ne Idubasi, ne mwannyinaabwe nga ye Kazzereruponi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Etamu yazaala abaana ab'obulenzi basatu. Yezuleeri, Isuma ne Idubasi. Abo baalina mwannyinaabwe erinnya lye Kazzereruponi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Etamu yazaala abaana ab'obulenzi basatu. Yezireeli, Yisima ne Yidibbaasi. Abo baalina mwannyinaabwe erinnya lye Hazzelelipooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bano be baali abaana ba kitaawe wa Etamu; Yezuleeri, ne Isuma, ne Idubasi: n'erinnya lya mwannyinaabwe yali Kazzereruponi: