1 Chronicles 4:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batta Abamaleki abaali basigaddewo ku baali badduse, bo ne basenga eyo n'okutuusa ku lunaku lwa leero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era baazikiriza n’ekitundu ky’Abamaleki ekyali kisigaddewo, oluvannyuma ne basenga eyo, okutuusa olunaku lwa leero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyo ne battirayo Abamaleki abaali basigaddewo, ne basenga eyo n'okutuusa kati.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo ne battirayo Abamaleki abaali basigaddewo, ne basenga eyo n'okutuusa kati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakuba ekitundu ky'Abamaleki ekyafikkawo ekyawona, ne babeera eyo ne leero.