1 Chronicles 4:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asukuru kitaawe wa Tekowa yalina abakazi babiri: Kela ne Naara.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asukuli n’azaala Tekowa eyalina abakyala babiri omu nga ye Keera omulala nga ye Naala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asukuli kitaawe wa Tekowa yalina abakazi babiri, Keera ne Naala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Asuuri kitaawe wa Tekowa yalina abakazi babiri: Hela ne Naara.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Asukuli kitaawe wa Tekowa yalina abakazi babiri, Keera ne Naala.