1 Chronicles 4:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne Kozi eyazaala Anubu ne Kazzobeba, n'ab'essiga lya Akarukeli mutabani wa Karumi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Kakkozi eyali kitaawe wa Anubu, ne Zobeba, ate n’aba jjajja w’ennyumba ya Akalukeri mutabani wa Kalumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kakkozi n'azaala Anubu, ne Zobeba, n'enda za Akalukeri mutabani wa Kalumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Koozi yazaala Anuubu ne Zobeba, ne jjajja w'ab'ennyumba ezisibuka mu Aharuheeli mutabani wa Harumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kakkozi n'azaala Anubu, ne Zobeba, n'enda za Akalukeri mutabani wa Kalumu.