1 Chronicles 5:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoweli ye yali owaakasolya, Safani ye wookubiri, ne Yanayi ne Safati mu Basani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yoweeri ye yali omukulembeze, ne Safamu nga ye mumyuka we, ate ne wabaawo ne Yanayi ne Safati mu Basani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yoweeri ye yali omukulembeze waabwe, amuddirira nga ye Safamu, ne kuddako Yanayi ne Safati mu Basani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yoweeli ye yali omukulembeze waabwe, amuddirira nga ye Safamu, ne kuddako Yaani ne Safati mu Basani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoweeri omukulu, ne Safamu ow'okubiri, ne Yanayi, ne Safati mu Basani: