1 Chronicles 5:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda baabwe mu nnyumba za bajjajjaabwe: Mikayeli, Mesullamu, Seba, Yorayi, Yakani, Ziya ne Eberi; gwe musanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baganda baabwe mu nda z’abajjajjaabwe bwe baali Mikayiri, ne Mesullamu, ne Seeba, ne Yolayi, ne Yakani, ne Ziya, ne Eberi, bonna awamu musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne baganda baabwe omusanvu abo mu nda za bajjajjaabwe; Mikayiri, Mesullamu, Seeba, Yolayi, Yakani, Ziya ne Eberi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda baabwe bwe bagatta bajjajjaabwe be bano: Mikayeli, ne Mesullamu, ne Seba, ne Yorayi, ne Yakani, ne Ziiya, ne Eberi, abantu musanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne baganda baabwe ab'omu nda za bajjajjaabwe; Mikayiri, ne Mesullamu, ne Seeba, ne Yolayi, ne Yakani, ne Ziya, ne Eberi, musanvu.