1 Chronicles 5:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo be batabani ba Abikayili mutabani wa Kuri, mutabani wa Yarowa mutabani wa Gileyaadi, mutabani wa Mikayeli, mutabani wa Yesisayi, mutabani wa Yakudo, mutabani wa Buzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be baali ab’omu nnyumba ya Abikayiri mutabani wa Kuuli, muzzukulu wa Yalowa, muzzukulu wa Gireyaadi, muzzukulu wa Mikayiri, muzzukulu wa Yesisayi, muzzukulu wa Yakudo, ne muzzukulu wa Buzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be baali batabani ba Abikayiri mutabani wa Kuuli, Kuuli mutabani wa Yalowa, Yalowa mutabani wa Gireyaadi, Gireyaadi mutabani wa Mikayiri, Mikayiri mutabani wa Yesisayi, Yesisayi mutabani wa Yakudo, Yakudo mutabani wa Buzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo be baali batabani ba Abihayili mutabani wa Huuri, Huuri mutabani wa Yarowa, Yarowa mutabani wa Gileyaadi, Gileyaadi mutabani wa Mikayeli, Mikayeli mutabani wa Yesisaayi, Yesisaayi mutabani wa Yahudo, Yahudo mutabani wa Bbuuzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baali batabani ba Abikayiri mutabani wa Kuuli, mutabani wa Yalowa, mutabani wa Gireyaadi, mutabani wa Mikayiri, mutabani wa Yesisayi, mutabani wa Yakudo, mutabani wa Buzi; Abo be baali batabani ba Abikayiri mutabani wa Kuuli, mutabani wa Yalowa, mutabani wa Gireyaadi, mutabani wa Mikayiri, mutabani wa Yesisayi, mutabani wa Yakudo, mutabani wa Buzi;