1 Chronicles 5:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aki, mutabani wa Abudyeli mutabani wa Guni omukulu w'ennyumba za bajjajjaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aki mutabani wa Abudyeri, muzzukulu wa Guni, omukulu w’ennyumba yaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aki mutabani wa Abudyeri era muzzukulu wa Guni, ye yali omukulu w'ennyumba za bajjajjaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ahi mutabani wa Abudiyeeli era muzzukulu wa Guuni, ye yali omukulu w'ennyumba za bajjajjaabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aki mutabani wa Abudyeri, mutabani wa Guni, abakulu b'ennyumba za bajjajjaabwe.