1 Chronicles 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne Bela mutabani wa Azazi, mutabani wa Sema, mutabani wa Yoweli. Baali basenze mu Aroweri okutuuka ku Nebo ne Baali-Mewoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bera mutabani wa Azozi, muzzukulu wa Sema, muzzukulu wa Yoweeri. Be baasenga mu Aloweri okutuuka e Nebo ne Baalu Myoni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Bera mutabani wa Azazi, Azazi mutabani wa Sema, Sema mutabani wa Yoweeri. Abasibuka mu Yoweeri oyo, baabeeranga mu Aloweri, okutuuka e Nebo ne Baalumyoni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Bela mutabani wa Azazi, Azazi mutabani wa Sema, Sema mutabani wa Yoweeli. Abasibuka mu Yoweeli oyo, baabeeranga mu Aroweri okutuuka e Nebo n'e Baali Mewooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Bera mutabani wa Azazi, mutabani wa Sema, mutabani wa Yoweeri eyabeeranga mu Aloweri, okutuusa e Nebo ne Baalumyoni: