1 Chronicles 6:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Elukana: Amasayi, Akimoti,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yokanaani n’azaala Azaliya (oyo ye yaweerezanga nga kabona mu yeekaalu sulemaani gye yazimba mu Yerusaalemi);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yokanani n'azaala Azaliya eyakolanga omulimu ogw'obwakabona mu nnyumba Sulemaani gye yazimbira Mukama mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yohanaani n'azaala Azariya eyaweereza mu bwakabona mu Ssinzizo, Solomooni lye yazimba mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yokanani n'azaala Azaliya, (oyo ye yakolanga omulimu ogw'obwakabona mu nnyumba Sulemaani gye yazimba mu Yerusaalemi):