1 Chronicles 6:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mannya ga batabani ba Gerusomu: Libuni ne Simeyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Kokasi ne baba Amulaamu, ne Izukali, ne Kebbulooni, ne Wuziyeeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Kokasi ye; Amulaamu, Izukali, ne Kebbulooni, ne Wuziyeeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Kohati: Amuraamu, ne Yizuhaari, ne Heburooni, ne Wuzziyeeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Kokasi; AmuIaamu, Izukali, ne Kebbulooni, ne Wuziyeeri.