1 Chronicles 6:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mutabani we Zuufu, mutabani wa Elukana, mutabani wa Makati, mutabani wa Amasayi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaava mu Gerusomu baali Libuni mutabani we, ne Yakasi, ne Zimura,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano be basibuka mu Gerusomu: Gerusomu yazaala Libuni, Libuni n'azaala Yakasi, Yakasi n'azaala Zimma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be basibuka mu Gerusoomu: Gerusoomu yazaala Libuni, Libuni n'azaala Yahati, Yahati n'azaala Zimma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaava ku Gerusomu; Libuni mutabani we, Yakasi mutabani we, Zimma mutabani we: