1 Chronicles 6:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mutabani wa Elukana, mutabani wa Yoweli, mutabani wa Azariya, mutabani wa Zefaniya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Yowa, ne Iddo, ne Zeera, ne Yeyaserayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zimma yazaala Yowa, Yowa n'azaala Iddo, Iddo n'azaala Zeera, Zeera n'azaala Yeaserayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zimma yazaala Yoowa, Yoowa n'azaala Yiddo, Yiddo n'azaala Zeta, Zeta n'azaala Yeyaterayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yowa mutabani we, Iddo mutabani we, Zeera mutabani we, Yeaserayi mutabani we.