1 Chronicles 6:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne muganda we Asafu eyamuyimiriranga ku ddyo, Asafu mutabani wa Berekiya, mutabani we Simewa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Takasi muzzukulu we, Uliyeri muzzukulu we, Uzziya muzzukulu we, ne Sawuli muzzukulu we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'azaala Takasi, Takasi n'azaala Uliyeri, Uliyeri n'azaala Uzziya, Uzziya n'azaala Sawuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'azaala Tahati, Tahati n'azaala Wuriyeeli, Wuriyeeli n'azaala Wuzziya, Wuzziya n'azaala Sawuuli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Takasi mutabani we, Uliyeri mutabani we, Uzziya mutabani we, ne Sawuli mutabani we.