1 Chronicles 6:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Kewati: Amuramu, Yizuwari, Keburoni ne Wuzziyeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate abaana ba Amulaamu baali Alooni, ne Musa ne Miryamu. Batabani ba Alooni baali Nadabu, ne Abiku, ne Eriyazaali ne Isamaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Amulaamu ye; Alooni, Musa ne Miryamu. Batabani ba Alooni ye; Nadabu ne Abiku, Eriyazaali ne Isamaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana ba Amuraamu: Arooni, ne Musa, ne Miriyamu. Batabani ba Arooni: Nadabu, ne Abihu, Eliyazaari ne Yitamaari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Amulaamu; Alooni ne Musa ne Miryamu. Ne batabani ba Alooni; Nadabu ne Abiku, Eriyazaali ne Isamaali.