1 Chronicles 6:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda baabwe Abaleevi baatumibwanga emirimu gyonna egy'omu Kisulo ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be basajja abaaweerezanga, wamu ne batabani baabwe: Okuva mu Abakokasi; Kemani, omuyimbi, mutabani wa Yoweeri, muzzukulu wa Samwiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bano be baaweerezanga ne batabani baabwe. Okuva mu ba Kokasi, waaliwo Kemani omukulu w'abayimbi, mutabani wa Yoweeri, Yoweeri mutabani wa Samwiri, Samwiri
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu abo abaateekebwawo, be bano: Okuva mu basibuka mu Kohati, waaliwo Hemani omukulu w'abayimbi, mutabani wa Yoweeli, Yoweeli mutabani wa Samweli, Samweli
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bano be beesibiranga ne batabani baabwe. Ku batabani b'Abakokasi: Kemani omuyimbi, mutabani wa Yoweeri, mutabani wa Samwiri;