1 Chronicles 6:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asani n'amalundiro gaakyo, ne Beti-Semesi n'amalundiro gaakyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne baganda be abalala abaamuyambangako baali abazzukulu ba Merali, mutabani wa Leevi, Esani mutabani wa Kiisi, muzzukulu wa Abudi, muzzukulu wa Malluki,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'oyo eyayimiriranga ku gwa kkono gwa Kemani ne Asafu, yali ava mu basibuka mu Merali, nga ye Esani mutabani wa Kiisi, Kiisi mutabani wa Abudi, Abudi mutabani wa Malluki, Malluki
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'oyo eyayimiriranga ku gwa kkono gwa Hemani ne Asafu, yali ava mu basibuka mu Merari, nga ye Etani mutabani wa Kiisi, Kiisi mutabani wa Abudi, Abudi mutabani wa Malluki, Malluki
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku mukono gwabwe ogwa kkono baganda baabwe batabani ba Merali: Esani mutabani wa Kiisi, mutabani wa Abudi, mutabani wa Malluki; Ne ku mukono gwabwe ogwa kkono baganda baabwe batabani ba Merali: Esani mutabani wa Kiisi, mutabani wa Abudi, mutabani wa Malluki;