1 Chronicles 6:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bazzukulu ba Merari mu nnyiriri zaabwe baafuna ebibuga kkumi na bibiri okuva mu bika ekya Rubeni, ekya Gaadi n'ekya Zebuluni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baganda baabwe Abaleevi baavunaanyizibwanga okukola emirimu gyonna egy’omu Weema, ye Nnyumba ya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baleevi bannaabwe abalala bonna ne baweebwa emirimu emirala gyonna, eby'omu Yeekaalu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baleevi bannaabwe abalala bonna ne baweebwa emirimu emirala gyonna, egy'omu Ssinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baganda baabwe Abaleevi ne bateekerwawo okuweereza kwonna okw'omu weema ey'ennyumba ya Katonda.