1 Chronicles 6:50 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baabawa ku kalulu ebibuga ebyo bye baatuuma amannya gaabyo okuva mu kika ky'abazzukulu ba Yuda ne mu kika ky'abazzukulu ba Simewoni ne mu kika ky'abazzukulu ba Benyamiini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be baava mu nda ya Alooni: mutabani we Eriyazaali, muzzukulu we Finekaasi, muzzukulu we Abisuwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bano be basibuka mu Alooni: Alooni yazaala Eriyazaali, Eriyazaali n'azaala Finekaasi, Finekaasi n'azaala Abisuwa, Abisuwa
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era bano be basibuka mu Arooni: Arooni yazaala Eleyazaari, Eleyazaari n'azaala Finehaasi, Finehaasi n'azaala Abisuuwa, Abisuuwa
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bano be batabani ba Alooni; Eriyazaali mutabani we, Finekaasi mutabani we, Abisuwa mutabani we;