1 Chronicles 6:66 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kesuboni n'amalundiro gaakyo, ne Yazeri n'amalundiro gaakyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enda ezimu eza Kokasi zaaweebwa ebibuga okuva eri ensi y’ekika kya Efulayimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era enda ezimu ez'oku batabani ba Kokasi baalina ebibuga eby'okunsalo zaabwe ebyaggibwa ku kika kya Efulayimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ennyumba ezimu ku ezo ezisibuka mu Kohati baalina ebibuga ebyabwe, ebyaggyibwa ku Kika kya Efurayimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era enda ezimu ez'oku batabani ba Kokasi baalina ebibuga eby'oku nsalo zaabwe ebyaggibwa ku kika kya Efulayimu.