1 Chronicles 6:72 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuva eri ekika kya Isakaali baafuna Kedesi, Daberasi
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ebyaggibwa ku kika kya Isakaali; Kedesi n'amalundiro gakyo, Daberasi n'amalundiro gakyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ebyaggyibwa ku Kika kya Yissakaari: Kedesi n'amalundiro gaakyo, ne Daberaati n'amalundiro gaakyo
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ebyaggibwa ku kika kya Isakaali; Kedesi n'ebyalo byako, Daberasi n'ebyalo byako,