1 Chronicles 6:74 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okuva eri ekika kya Aseri, baafuna Masali, Abudoni,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne mu kika kya Aseri; Masali n'amalundiro gakyo, ne Abudoni n'amalundiro gakyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne baweebwa ebyaggyibwa ku Kika kya Aseri: Masali n'amalundiro gaakyo, ne Abudooni n'amalundiro gaakyo;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne ku kika kya Aseri; Masali n'ebyalo byako, ne Abudoni n'ebyalo byako;