1 Chronicles 6:80 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva eri ekika kya Gaadi baafuna Lamosi ekiri mu Gireyaadi, Makanayimu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ebyaggibwa ku kika kya Gaadi; Lamosi ekiri mu Gireyaadi n'amalundiro gakyo, ne Makanayimu n'amalundiro gakyo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ebyaggyibwa ku Kika kya Gaadi: ne baweebwa Ramoti eky'omu Gileyaadi, wamu n'amalundiro gaakyo, ne Mahanayimu n'amalundiro gaakyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ebyaggibwa ku kika kya Gaadi; Lamosi ekiri mu Gireyaadi n'ebyalo byako, ne Makanayimu n'ebyalo byako,