1 Chronicles 7:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Yissakari: Tola. Puwa, Yasubu ne Simuroni; be bana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Isakaali baali bana: Tola, ne Puwa, ne Yasubu, ne Simuloni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Isakaali baali bana (4) be bano: Tola, Puwa, Yasubu, ne Simuloni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yissakaari yalina abaana ab'obulenzi bana: Tola, ne Puwa, Yasubu, ne Simurooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ebyaggibwa ku batabaai ba Isakaali; Tola, ne Puwa, Yasubu, ne Simuloni, bina.