1 Chronicles 7:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Manasse: Asuryeli, mukazi we Omwaramu gwe yamuzaalira; yazaala ne Makiri kitaawe wa Gileyaadi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be baali bazzukulu ba Manase: Asuliyeri ne Makiri mukyala we Omwalamu. Be yamuzaalira. Makiri n’azaala Gireyaadi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Manase yalina omukazi Omusuuli, eyamuzaalira Asuliyeri, ne Makiri kitaawe wa Gireyaadi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Manasse yalina omukazi Omussiriya, eyamuzaalira Asiriyeeli, ne Makiri kitaawe wa Gileyaadi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Manase; Asuliyeri mukazi we gwe yazaala: (muzaana we Omwalamu yazaala Makiri kitaawe wa Gireyaadi: