1 Chronicles 7:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa Wulamu: Bedani. Abo be baali bazzukulu ba Gileyaadi mutabani wa Makiri, mutabani wa Manasse.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani wa Ulamu yali Bedani, era bano nga be batabani ba Gireyaadi, mutabani wa Makiri, mutabani wa Manase.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ulamu yazaala Bedani. Abo be basibuka mu Gireyaadi mutabani wa Makiri, Makiri mutabani wa Manase.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wulamu yazaala Bedani. Abo be basibuka mu Gileyaadi mutabani wa Makiri, Makiri mutabani wa Manasse.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Ulamu; Bedani. Abo be baali batabani ba Gireyaadi mutabani wa Makiri, mutabani wa Manase.