1 Chronicles 7:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Efurayimu: Sutelaki, Beredi mutabani we, Takati mutabani we, Eleyada mutabani we, Takati mutabani we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani wa Efulayimu yali Susera, mutabani wa Susera nga ye Beredi, mutabani wa Beredi nga ye Takasi, mutabani wa Takasi nga ye Ereyadda, mutabani wa Ereyadda nga ye Takasi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Efulayimu yazaala Susera, Susera n'azaala Beredi, Beredi n'azaala Takasi, Takasi n'azaala Ereyadda, Ereyadda n'azaala Takasi, Takasi
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Efurayimu yazaala Sutela, Sutela n'azaala Beredi, Beredi n'azaala Tahati, Tahati n'azaala Elaada, Elaada n'azaala Tahati, Tahati
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Efulayimu; Susera, ne Beredi mutabani we, ne Takasi mutabani we, ne Ereyadda mutabani we, ne Takasi mutabani we,