1 Chronicles 7:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa Wuzzi yali Yizurakiya. Batabani ba Yizurakiya: Mikayeli, Obadiya, Yoweli, Yissiya; bonna abataano baali baami.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Uzzi n’azaala Izulakiya. Izulakiya n’azaala Mikayiri, ne Obadiya, ne Yoweeri ne Issiya, era bonna baali bakulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Uzzi yazaala omwana omu ye Izulakiya: Izulakiya yazaala abaana bana be bano: Mikayiri, Obadiya, Yoweeri, Issiya; abo bali bakulu b'ennyumba zabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutabani wa Wuzzi yali Yizirahiya. Yizirahiya oyo yazaala abaana ab'obulenzi bana: Miikaneeli, ne Obadiya, ne Yoweeli, ne Yissiya. Bonna abo abasibuka mu Wuzzi baali bantu bakulu mu Kika kyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Uzzi; Izulakiya: ne batabani ba Izulakiya; Mikayiri, ne Obadiya, ne Yoweeri, Issiya, bataano; bonna basajja bakulu.