1 Chronicles 7:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Aseeri: Yimuna, Yisuva, Yisuvi, Beriya. Mwannyinaabwe yali Sera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Aseri baali Imuna, ne Isuva, ne Isuvi, ne Beriya, ne Seera mwannyinaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Aseri be bano: Imuna, Isuva, Isuvi, Beriya; ne Seera mwannyinaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Aseri: Yimuna, ne Yisuwa, ne Yisuwaayi, ne Beriya. Mwannyinaabwe yali Seera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Aseri; Imuna, ne Isuva, ne Isuvi, ne Beriya; ne Seera mwannyinaabwe.