1 Chronicles 7:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Elemu muganda we: Zofa, Yimuna, Selesi ne Amali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba muganda we Keremu baali Zofa, ne Imuna, ne Seresi ne Amali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Keremu muganda we be bano: Zofa, Imuna, Seresi ne Amali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba muganda we Hotamu: Zoofa, ne Yimuna, ne Selesi ne Amali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Keremu muganda we; Zofa, ne Imuna, ne Seresi, ne Amali.