1 Chronicles 8:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be batabani ba Bela: Addari, Gera, Abiwudi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Bera baali Addali, ne Gera, ne Abikudi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Bera be bano: Addali, Gera, Abikudi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bela yazaala Addari, ne Geera, ne Abihuudi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Bera yalina batabani be, Addali, ne Gera, ne Abikudi;