1 Chronicles 8:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani be: Abudoni omuggulanda we, Zuru, Kisi, Baali, Neri, Nadabu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani we omuggulanda yali Abudoni, ne Zuuli n’amuddirira, ne Kiisi n’amuddako, ne Baali, ne Nadabu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani be baali Abudoni omubereberye, ne Zuuli, ne Kiisi, ne Baali, ne Nadabu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani be baali Abudooni omuggulanda, ne Zuuri, ne Kiisi, ne Baali, ne Naadabu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne mutabani we omubereberye Abudoni, ne Zuuli, ne Kiisi, ne Baali, ne Nadabu;