1 Chronicles 8:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Neri yazaala Kisi; Kisi yazaala Sawulo; Sawulo yazaala Yonatani, Maluki-Suwa, Abinadabu ne Esubaali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Neeri n’azaala Kiisi, ne Kiisi n’azaala Sawulo, ne Sawulo n’azaala Yonasaani, ne Malukisuwa, ne Abinadaabu ne Esubaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Neeri n'azaala Kiisi; Kiisi n'azaala Sawulo; Sawulo n'azaala Yonasaani, ne Malukisuwa, ne Abinadaabu, ne Esubaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Neeri yazaala Kiisi, Kiisi n'azaala Sawulo, Sawulo n'azaala Yonataani, ne Malukisuwa, ne Abinadabu, ne Esubaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Neeri n'azaala Kiisi; Kiisi n'azaala Sawulo; Sawulo n'azaala Yonasaani, ne Malukisuwa, ne Abinadabu, ne Esubaali.