1 Chronicles 8:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa Yonatani: Meribaali; Meribaali yazaala Mika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani wa Yonasaani yali Meribubaali, ye Mefibosesi, eyazaala Mikka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Meribubaali ye yali mutabani wa Yonasaani; Meribubaali n'azaala Mikka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutabani wa Yonataani yali Meribbaali, Meribbaali yazaala Mikka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Meribubaali ye yali mutabani wa Yonasaani; Meribubaali n'azaala Mikka.