1 Chronicles 8:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Moza yazaala Bineya, Rafa mutabani we, Eleyasa mutabani we, ne Azeli mutabani we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Moza n’azaala Bineya, Bineya n’azaala Lafa, ne Ereyaasa ne Azeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Moza n'azaala Bineya; Bineya n'azaala Lafa, Lafa n'azaala Ereyasa, Ereyasa n'azaala Azeri:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Moza n'azaala Bineya, Bineya n'azaala Raafa, Raafa n'azaala Eleyaasa, Eleyaasa n'azaala Azeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Moza n'azaala Bineya; Lafa ye yali mutabani we, Ereyasa mutabani we, Azeri mutabani we: