1 Chronicles 8:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naamani, Akiya, Gera, eyabawaŋŋangusa era eyazaala Wuzza ne Akikudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naamani, ne Akiya, ne Gera eyabakulembera nga bagenda mu buwaŋŋanguse, ate nga ye kitaawe wa Uzza ne Akikudi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Naamani ne Akiya ne Gera n'abatwala nga basibe; n'azaala Uzza ne Akikudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naamani, ne Ahiya ne Gera eyabawaŋŋangusa era oyo ye kitaawe wa Wuzza ne Ahihudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Naamani ne Akiya ne Gera n'abatwala nga basibe; n'azaala Uzza ne Akikudi.