1 Chronicles 9:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Azariya mutabani wa Kilukiya, mutabani wa Mesullamu, mutabani wa Zadoki, mutabani wa Meraayoti, mutabani wa Akitubu, omukulu eyali avuunaanyizibwa ku Kiggwa kya Katonda;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Azaliya mutabani wa Kirukiya, muzzukulu wa Mesullamu, muzzukulu wa Zadooki, muzzukulu wa Merayoosi, muzzukulu wa Akituubu, omukulu eyavunaanyizibwanga ennyumba ya Katonda;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Azaliya mutabani wa Kirukiya era muzzukulu wa bano nga bwe baddiriŋŋana: Mesullamu, Zadoki, Merayoosi ne Akituubu eyalabiriranga Yeekaalu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Azariya mutabani wa Hilukiya era muzzukulu wa bano nga bwe baddiriŋŋana: Mesullamu, Zaddooki, Merayooti, ne Ahituubu eyalabiriranga Essinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Azaliya mutabani wa Kirukiya, mutabani wa Mesulamu, mutabani wa Zadooki, mutabani wa Merayoosi, mutabani wa Akituubu, omukulu w'ennyumba ya Katonda;