1 Chronicles 9:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Adaaya mutabani wa Yerokamu, mutabani wa Pasukuru, mutabani wa Malukiya, ne Maasayi mutabani wa Adyeli, mutabani wa Yakuzera, mutabani wa Mesullamu, mutabani wa Mesillemiti, mutabani wa Yimmeri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Adaaya mutabani wa Yerokamu, muzzukulu wa Pasukuli, muzzukulu wa Malukiya, ne Maasayi mutabani wa Adyeri, muzzukulu wa Yazera, muzzukulu wa Mesullamu, muzzukulu wa Mesiremisi, muzzukulu wa Immeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabona abalala baali: Adaaya mutabani wa Yerokamu, Yerokamu mutabani wa Pasukuli, Pasukuli mutabani wa Malukiya; ne Maasayi mutabani wa Adyeri era muzzukulu wa bano nga bwe baddiriŋŋana: Yazera, Mesullamu, Mesiremisi ne Immeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona abalala baali: Adaaya mutabani wa Yerohaamu, Yerohaamu mutabani wa Pasuhuuri, Pasuhuuri mutabani wa Malukiya; ne Maasayi mutabani wa Adiyeeli, era muzzukulu wa bano nga bwe baddiriŋŋana: Yazera, Mesullamu, Mesillemiti, ne Yimmeri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Adaaya mutabani wa Yerokamu, mutabani wa Pasukuli, mutabani wa Malukiya, ne Maasayi mutabani wa Adyeri, mutabani wa Yazera, mutabani wa Mesullamu, mutabani wa Mesiremisi, mutabani wa Immeri;