1 Chronicles 9:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaggazi: Sallumu, Akkubu, Talumoni, Akimani, ne baganda baabwe; Sallumu ye yali omukulu waabwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaggazi ba wankaaki baali, Sallumu, ne Akabu, ne Talumoni, ne Akimaani ne baganda baabwe abalala, era mukulu waabwe ye yali Sallumu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaggazi: Sallumu, ne Akkubu, ne Talumooni, ne Akimani, ne baganda baabwe. Sallumu ye yali abakulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaggazi: Sallumu, ne Akkubu, ne Talumooni, ne Ahimaani, ne baganda baabwe. Sallumu ye yali abakulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaggazi; Sallumu, ne Akkubu, ne Talumoni, ne Akimani, ne baganda baabwe: Sallumu ye yali omukulu;