1 Chronicles 9:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaggazi baali ku njuyi zonna ennya, kwe kugamba nti ebuvanjuba, ebugwanjuba, emambuka n'emaserengeta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaggazi baabeeranga ku njuyi ennya, olw’ebuvanjuba, olw’ebugwanjuba, olw’obukiikakkono, n’olwobukiikaddyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaggazi abo baabeeranga ku njuyi zonna eza Yeekaalu: ebuvanjuba, n'ebugwanjuba, n'ebukiikakkono, n'ebukiikaddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaggazi abo baabeeranga ku njuyi zonna ez'Essinzizo: ebuvanjuba, n'ebugwanjuba, n'ebukiikakkono, n'ebukiikaddyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaggazi baabeeranga ku njuyi ennya, ebuvanjuba n'ebugwanjuba n'obukiika obwa kkono n'obukiika obwa ddyo.