1 Chronicles 9:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda baabwe baavanga mu byalo byabwe ne bajja ne bamala ennaku musanvu nga bakola nabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era baganda baabwe okuva mu byalo byabwe, bajjanga mu mpalo ne bakumanga okumala ebbanga kya nnaku musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'eŋŋanda zaabwe abaabeeranga mu byalo, bajjanga ne babayamba mu mpalo ku mulimu ogw'obuggazi, okumala ennaku musanvu musanvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'eŋŋanda zaabwe abaabeeranga mu byalo, bajjanga ne babayamba mu mpalo ku mulimu ogw'obuggazi, okumala ennaku musanvu musanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baganda baabwe mu byalo byabwe baali ba kujjanga nga wayiseewo ennaku musanvu buli kiseera okubeera awamu nabo: